Omuyimbi Winnie Nwagi ayongedde okulaga nti ddala mukyala wa njawulo nnyo mu kisaawe ky’okuyimba era ddala alina talenti.
Nwagi okuva mu kibiina ki Swangz Avenue, y’omu kati ku bakyala abakwatiridde ekisaawe ky’okuyimba olw’ennyimba ze omuli Jangu, Malaika, Amaaso, Kwata essimu, Musawo, Kano Koze, Kibulamu n’endala.

Nwagi ku siteegi

Nwagi alina konsati mu kisaawe kye Lugogo Cricket Oval nga 9, September, 2022 ekituumiddwa Fire Concert.
Nwagi atadde vidiyo ku mukutu ogwa Instagram ng’alaga engeri gye yakubye omuziki ng’ali mu kivvulu.

Laba work

Mu vidiyo, Winnie Nwagi akoze ebintu ebyenjawulo ebirese bangi ku basajja nga bali mu bwama era bw’abadde akuba omuziki, abakunamidde.

View this post on Instagram

A post shared by WINNIE NWAGI (@winnienwagi)

Ebirala ebifa mu ggwanga – https://www.youtube.com/watch?v=cOKOntZ9wFM&t=3s