Embeera eri mu ggwanga, ng’abantu balina okunoonya ssente, ebbeeyi y’ebintu eyongedde okulinya, kyongedde okusindikiriza bangi ku bantu okwenyigira mulimu gwonna oguyinza okuvaamu ssente.
Wosomera bino nga mu Uganda, waliwo ekibinja ky’abawala abalina omukutu ogwa Facebook nga bagweyambisa okwetunda, okunoonya ssente okutambuza obulamu.
Facebook eri mu mannya ga ‘Beautiful Uganda ladies’ ng’erina abagoberezi abasukka mu 600.
Abawala abaliko, balaga nti bali mu bitundu by’eggwanga eby’enjawulo Fortpotal, Mbarara, Wandegeya mu Kampala n’ebitundu ebirala.
Okunoonya abasajja ku Facebook kuliko ennamba y’essimu 0755076563, okulaga nti ddala embeera mbi, betaaga ssente.

Ebiri ku Facebook
Engeri y’okunoonya abasajja.

Abawala bano kuliko

Omu ku banoonya abasajja
Mbu naye ali mu kwetunda
Mbu ye kati anoonya ssente
Omu ku bali ku Facebook
Mbu naye ali mu kwetunda
Mbu omu ku bakulembeze

Mu Uganda okwetunda kimenya mateeka wabula Poliisi egamba nti kiba kizibu abakyala okubakwata kuba singa basangibwa ku nguudo, kizibu okutegeera nti ddala malaaya.