Abakyala bavudde mu mbeera, ekivuddeko okwerangira ebisongovu ebikwata ku nsonga z’omu kisenge.

Akawungeezi k’olunnaku olw’eggulo mu bitundu bye Kabalagala, Makindye, mukyala mukulu yatabukidde mukyala muto ategerekeseeko erya Royce ng’amulabula okwesonyiwa bba.

Mukyala mukulu agamba nti, mwetegefu okukola kyonna ekisoboka, okutaasa amakaage.

Wakati mu kuyombagana, Royce yatabukidde mukyala mukulu okwesonyiwa omusajja kuba akyali mulenzi muto ng’alina okunoonya abawala abato.

Agamba nti omusajja amuwa buli sitayiro nga bali mu kaboozi omuli kabuzi, kabizzi, nte, nga y’emu ku nsonga lwaki, omusajja yamutwala.

Omuwala okulaga nti ddala alina ebintu, yefungulidde mukyala mukulu, okulaga nti ddala alina ebintu era simwetegefu kwesonyiwa musajja.

Omuwala mu ngeri y’emu awadde mukyala mukulu amagezi, okunoonya omusajja bakadde banne, ng’alina okwesonyiwa abalenzi abato.

Mukyala mukulu naye avuddemu omwasi, atabukidde Royce okwesonyiwa omusajja kuba naye ategeera bulungi sitayiro zonna ez’omu kisenge era y’emu ku nsonga lwaki baludde nga bali mukwano.

Abamu ku batuuze bagamba nti Royce y’omu ku bakyala abaludde nga benyigira mu kutunda omukwano era mwetegefu okukola kyonna ekisoboka ku lw’omusajja.

Ssenga Kawomera ayogedde!

Ssenga Kawomera ayogeddeko naffe oluvanyuma lw’abasajja okweyongera okunoonya abawala abato, okwesonyiwa bakyala baabwe.

Kawomera agamba nti abakyala obutafaayo kulaga basajja mukwano nga bali mu bufumbo, y’emu ku nsonga lwaki, bangi ku basajja bali mu kunoonya bawala abato.

Agamba nti abawala nga bali mu laavu, bakola ebintu eby’enjawulo ebiwa abasajja essanyu, ekyongedde okutta amaka mu bafumbo.

VIDIYO!

Ebirala ebifa mu ggwanga – https://www.youtube.com/watch?v=r-TGtSmv_hk&t=197s