Omulenzi agikubye!

Mu kiseera nga Palamenti erinze ssentebe w’ekibiina ki National Resistance Movement (NRM) era omukulembeze w’eggwanga lino Yoweri Kaguta Museveni, okuteeka omukono ku bbago lya Computer Misuse (Amendment) Bill, 2022, okulambika ku ngeri y’okweyambisa Kompyuta, nate vidiyo z’omwana ng’ali mu kaboozi, zongedde okutambula ku mikutu migatta bantu.

Okuva olunnaku olw’eggulo, vidiyo eziraga omwana omuwala ng’ali mu kaboozi n’omulenzi atamanyikiddwa zongedde okutambula ku mikutu migatta bantu n’okusingira ddala ogwa WhatsApp.

Abamu, bagamba nti omuyizi, y’omu ku baana abawala ku Yunivasite emu mu Kampala wadde mu kiseera kino tewali alina bukakafu.

Akiguddeko

Mu vidiyo, omulenzi yabadde akutte essimu, wakati mu kusinda omukwano era kigambibwa, omulenzi ayinza okuba yeyakutte vidiyo.

Abamu bagamba nti omuwala okuwa omulenzi ebyalo ng’ali mu kawale ate nga n’omulenzi ali mu mpale, kabonero akalaga nti entekateeka z’okudda mu kaboozi, yaguddewo bugwi.

Ani yakutte vidiyo!

Okusinzira ku vidiyo, ebiriwo biraga nti yakwatiddwa omuwala oba omulenzi kyokka n’okutuusa kati, kizibu okutegeera ekigendererwa lwaki yakutte akatambi.

Ng’ali mu kikolwa

Mu vidiyo, eyabadde ekwata akatambi, akulaga nti yatambuza kkamera okulaga ebitundu by’ekyama wakati mu kusinda omukwano oluvanyuma, yakoze kyonna ekisoboka okulaga ffeesi y’omuwala.

Kigambibwa, okulaga ffeesi y’omuwala ng’omuvubuka talabika, kyabadde kigenderere okulabisa omuwala.

Ki ekiddako!

Mu ggwanga Uganda, okutambuza akatambi k’obuseegu ku mikutu migatta bantu musango era kimenya mateeka omuntu yenna okwenyigira mu kusasaanya obuseegu.

Mu kiseera kino tekimanyiddwa oba Poliisi evuddeyo ku nsonga ezo.

Yabadde mu kaboozi

Singa Poliisi evaayo, erina okunoonya ani yakutte akatambi n’ekigendererwa era singa kizuulwa nti omuwala oba omulenzi alina omukono mu kufulumya akatambi, balina okubatwala mu kkooti. Olwa vidiyo okweyongera okutambula ku mukutu ogwa WhatsApp, abamu bagamba nti omuwala ategeera kye bayita okusinda omukwano kuba okuwa omusajja akaboozi ng’ali mu kawale k’omunda, kikolebwa abawala abategeera ekikolwa.

Ebirala ebifa mu ggwanga – https://www.youtube.com/watch?v=swbD5hycS4Q