Basigadde bayiika ndusu….

Mu nsi y’omukwano, abantu bakola ebintu eby’enjawulo, okulaga nti bategeera kye bayita laavu.
Okunoonya omwagalwa, abantu bakola ebintu eby’enjawulo omuli okwekolako okulabika obulungi, okwambala obulungi n’ebirala.
Ku mulembe guno ogw’abavubuka, bangi bafunye abalenzi n’abawala, ku mikutu migatta abantu omuli Face Book, Twitter, Tiktok, WhatsApp n’emirala.
Bangi ku bawala bateeka vidiyo ku mikutu egyo era bangi bali mu ssanyu kuba basobodde okufuna bakyala n’abasajja.

Ku Face Book, kwe kuli omuwala nga yeeyita Ssenga Nanfuka kyokka ayongedde okulaga nti ddala obulungi buluma abantu.
Mu vidiyo, Ssenga Nanfuka alaga nti alina ebintu, Omutonzi yamuwa ffiga n’omutima gumu.

Atadde vidiyo ku Face Book era alese bangi ku basajja nga bayiika ndusu olw’endabika y’ebintu.

VIDIYO!