Mu nsi y’omukwano, abantu bakola ebintu eby’enjawulo okulaga nti ddala balina sikiiru mu nsonga z’omu kisenge.
Wadde abasajja bangi batya okulaga nti balina abakyala ab’enjawulo, wuuno omusajja akoze ebyafaayo, okutwala abakyala babiri (2) mu loogi omulundi gumu nga bonna bamikwano.
Mu loogi, omusajja alaga nti ye Katonda yamuwa ekitone kya waya era talina kutya kwonna, mu nsonga z’okusinda omukwano.

Okusinzira ku vidiyo, omusajja alaga nti alina amaanyi agamala okusanyusa abakyala bombi mu kaboozi.
Okunoonyereza kwaffe kulaga nti abakyala bakola ennyo ekiro okutunda omukwano era emisana balina obudde obungi nga balina okuwumula.
Omusajja abadde abakubira amassimu okugenda mu loogi mu Kampala nga bali babiri (2) era wadde bamikwano, tebalina buzibu bwonna kuba banoonya ssente.

Omusajja newankubadde atwala bamalaaya mu loogi, alina yingini kuba mu vidiyo, yakubye abakyala yinki 8 okutuusa nga bonna bakooye.
Okusinzira ku Ssenga Kawomera, wadde omusajja oba omukyala bufumbo, ayinza okunoonya omuntu oba abantu, abayinza okumuwa essanyu mu nsonga z’omu kisenge.
Kawomera agamba nti abakyala oba abasajja okulemwa okumatiza abantu baabwe nga bali mu kaboozi, y’emu ku nsonga lwaki obwenzi bweyongedde.
Ebirala ebifa mu nsi ku sikiiru – https://www.youtube.com/watch?v=teKgygIIDIo&t=1008s