Musajja aswadde oluvanyuma lwa vidiyo n’ebifaananyi, okufuluma ng’ali mu kaboozi n’omu ku bawala mu offiisi ye.
Ebiriwo biraga nti omuwala yabadde anoonya mulimu era okugenda mu offiisi, yabadde alina essuubi nti bigenda kutambula bulungi.
Kigambibwa, ng’atuuse mu offiisi, omusajja yamutegezezza nti wadde alina ebiwandiiko, okufuna omulimu, alina kusooka kwegatta naye.


Ebifaananyi ne vidiyo, biraga nti mu kusooka, omuwala alaga nti yabadde agaanye wabula n’omusajja yalemeddeko okutuusa lwe yawangudde.
Omuwala yakirizza okusinda omukwano n’omusajja okutaasa embeera kuba kiraga nti abadde anoonya omulimu nga tegulabika.


N’okutuusa kati, ebikwata ku musajja n’omuwala tebimanyiddwa wadde ebifaananyi ne vidiyo zeyongedde okutambula ku mikutu migatta abantu n’okusingira ddala ogwa WhatsApp.
Nga bali mu offiisi, omusajja yatadde omuwala ku mmeeza era yagikubye okulaga nti ddala abadde alina ennyonta y’omukwano.
Omuze gweyongedde!
Ebikolwa eby’abaana abawala okusabwa omukwano okufuna emirimu, byeyongedde era bangi balowooza okufuna omulimu, balina kusooka kwegatta n’abakulu.
Abamu ku baana abawala, balowooza nti wadde alina empapula, alina kweyambisa mubiri gwe okufuna omulimu.
Ekyo, kisobodde okuyamba bangi ku baana abawala okufuna omulimu newankubadde ebikolwa bibanyigiriza.
Abamu basanyufu kuba kati balina emirimu kyokka waliwo abafunye emirimu lwa mpapula si kwegatta n’abakulu.

Ebirala ebifa mu ggwanga – https://www.youtube.com/watch?v=MOBBI5GWL3Q&t=4s