Omuwala ali mu myaka 23 akiguddeko, akubye emiranga mu loogi ng’asaba okutaasibwa olw’omusajja okulaga nti ddala kafulu mu nsonga z’okusinda omukwano.
Omuwala ategerekeseeko erya Shadia ng’asoma busomesa kw’emu ku Yunivasite eziri mu Kampala kyokka kigambibwa buli kiro, y’omu ku bawala abaludde nga batunda omukwano mu bitundu bye Kabalagala.
Kigambibwa Shadia yavudde awaka ku ssaawa nga 3 ez’ekiro okugenda ku mirimu gye.
Amangu ddala nga yakatuuka ku mirimu gye, yafunye omusajja eyabadde avuga emmotoka ekika kya Toyota Harrier ne bakaanya ng’abantu abakulu.
Ku ssaawa nga 4 ez’ekiro, abakozi ku loogi mu bitundu bye Kansanga kwe kuwulira enduulu ng’omuwala asaba obuyambi.
Omuwala yabadde agamba nti “Mukwano nkooye, bambi nkooye, bambi lekelaawo nkooye’ ng’omusajja alemeddeko.
Oluvanyuma lw’eddakika 10 ng’omuwala agamba nti akooye, omusajja yakkiriza okusaba kwe.
Ku ssaawa nga 5 ez’ekiro, omusajja yavudde mu loogi okugenda kyokka omuwala yavuddeyo ku bigere ng’alaga nti ebitundu by’ekyama bikoowu nnyo.
Yagambye nti wadde yabadde anoonya ssente za Yunivasite nga y’emu ku nsonga lwaki ali mu kwetunda, omusajja yabadde alina waya nga nnene nnyo.

Ebirala ebifa mu ggwanga – https://www.youtube.com/watch?v=ggumP5vZXNA