Robert Francis Prevost ye paapa alondeddwa omuggya.

Nga Paapa asobodde okulonda erinnya lya Pope Leo XIV.

Yazaalibwa nga 14, September, 1955, alina emyaka 69

Paapa Francis yamuwa obwa Kadino nga 30, September, 2023

Mu byafaayo, kati ye Paapa asoose okuva mu America era asoose okuba nga yazaalibwa mu North America.

Yabadde akulira  Catholic Church mu kibuga Vatican okuva nga 8 May 2025

Yaliko Bishop wa Chiclayo e Peru okuva 2015 – 2023

Yaliko omukulembeze mu Saint Augustine okuva 2001 – 2013.

Mu 2015, yafuna obutuuze mu ggwanga lya Peru.

Yazaalibwa mu Chicago.

Asobodde okuweereza mu Peru wakati wa 1985 – 1986 ne 1988 – 1998 nga parish pastor, diocesan official, seminary teacher and administrator.

Mu 2023, Paapa Francis yamulonda okulembera olukiiko olulonda n’okwekeneenya ba Bishop mu nsi yonna.

Paapa yazaalibwa omukyala Mildred Martinez n’omusajja Louis Marius Prevost.

Yamala okusoma kwe okwa Secondary mu St. Augustine mu 1973

Yafuna Science degree in mathematics mu Villanova University mu 1977.

Okufuuka omuweereza wa Katonda, yegatta ku the Order of St. Augustine mu September 1977.

Yakuba ebirayiro ebyasooka mu September 1978, yabiddamu mu August 1981.

Mu 1981, yaweebwa Master mu by’ediini okuva ku Catholic Theological Union e Chicagohttps://www.youtube.com/watch?v=F8LPleFqdJg&t=943s