Mu nsi y’omukwano, abantu bakola ebintu eby’enjawulo, okulaga banaabwe nti ddala bategeera ensonga z’omukwano.
Wadde bakola ebintu eby’enjawulo, okusanyusa munno mu nsonga z’okwesa empiki, y’emu ku ngeri y’okusanyusa munno.
Mu kiseera kino, bannayuganda abamu basanyufu olwa vidiyo eziri mu kutambula ku mikutu migatta abantu n’okusingira ddala ogwa WhatsApp ng’abantu bali mu laavu bakola mukwano.
Mu vidiyo, ziraga nti omuwala n’omuvubuka, bakaanyiza okukwata akatambi wabula ensonga lwaki kyakoleddwa, tekimanyiddwa lwaki.
Mu kiseera kino, vidiyo zongedde okutambula era waliwo abagamba nti ‘TikToker‘ ddala ategeera omukwano, kye bayita okunyeenya ekiwato.
Naye lwaki bakwata vidiyo?
Abantu bakola ebintu eby’enjawulo okunoonya amannya kuba erinnya liyambako okuleeta ssente mu nsawo.
Mu kiseera kino, ‘TikToker’ yekka eyakutte akatambi, yalina ensonga lwaki kyakoleddwa, okulaga ensi yonna – https://www.youtube.com/watch?v=eT1X9bTTH6A&t=222s
Download the Galaxy FM 100.2 App and listen to the radio while on the move.