Ssentebe w’ekibiina ki National Resistance Movement (NRM) Yoweri Kaguta Museveni, ayongedde okulaga nti akyetaaga obuyinza.
Olunnaku olw’eggulo, Muzeeyi Museveni yabadde Oyam ne Pakwach era yasobodde okulaga bannayuganda lwaki agwanidde okusigala mu ntebe.
Museveni yasuubiza abantu okweyongera okutumbula ebyenfuna, okunyweza ebyokwerinda, ebyenjigiriza, okulwanyisa ebbula ly’emirimu n’ebintu ebirala.
Mu bitundu byonna, yafunye abantu bangi ddala

Kampeyini ziddamu n’olunnaku olwaleero – https://www.youtube.com/watch?v=4IjJyDLw9aU