Pulezidenti w’ekibiina ki National Unity Platform (NUP) Robert Kyagulanyi Ssentamu (Bobi Wine) ayongedde okulaga nti mu 2026, yetaaga obuyinza.
Bobi Wine olunnaku olw’eggulo, yabadde Butebo ne Budaka era yasuubiza ensi ennungi singa akwata obuyinza ku ntebe y’obwa Pulezidenti.















