Abantu abawerako omuli ne bannayuganda bagambibwa okuba nga bafudde oluvanyuma lw’ekizimbe ekibadde kizimbibwa ttawuni ye Lhubiriha okubaggwira enkya ya leero.
Akabenje kagudde ku kitundu ky’ ensalo y’ e Kasese e Mpondwe, Uganda weyawukanira ne DR Congo wabula Poliisi eri mu kuyikuula ettaka okuzuula omuwendo gw’abantu abafudde.
Ekifaananyi kya BBS TV
Lindirira ebisingawo