Wakati nga bali mu ssanyu ku Ppate, wuuno omuwala yekoze obusolosolo nga kivudde ku ttamiro.
Newankubadde ensi ziri mu kulwanyisa Covid-19, tewali kiremesa bantu kutekateeka Ppate kulya bulamu kuba obulamu bwakaseera.

Okusinzira ku vidiyo eri mu kutambula ku mukutu ogwa Instagram, omuwala wadde alabika bulungi, yabadde atamidde nnyo era ebikolwa bye, byabadde bitandise okuswaza banne.

Omuwala abadde yekola obusolosolo ng’omuntu ng’alinga alaga nti yetaaga kaboozi era atuuse n’okuwanika okugulu waggulu ng’omukyala ali mu kusinda omukwano mu sitayiro y’akabuzi, kyokka omusajja agambibwa okuba Boyfrind we asobodde okumuza ku mbeera.

VIDIYO