Wakati mu kulwanyisa Covid-19 nga waliwo n’abayimbi abali mu kusabiriza Gavumenti nga bayita mu General Caleb Akandwanaho amanyikiddwa nga Gen. Salim Saleh okuyambibwa, nate omuyimbi Lydia Jazmine alaze nti ye ali ku ddaala ddala.

Jazmine asobodde okweyiwamu kapyata y’emmotoka era asobodde okweyambisa omukutu ogwa Instagram, okugiraga abawagizi be.

Jazmine akyali mu kikujjuzo by’amazaalibwa ge eg’emyaka 30

Vidiyo