Wakati mu kulwanyisa Covid-19 mu nsi yonna, ekyo tekigaanye bantu kulya bulamu n’okusingira ddala abaana abawala.
Wuuno omuwala eyeeyita shaddyboo_92 ku mukutu ogwa Instagram, abategeera okulya obulamu n’okwekola ebintu ebirumya abayaaye.

Ekyama mu mazzi


Ku Instagram, Shaddy alaze nti embeera teyinza kulemesa muntu yenna kulya bulamu era alina ebifaananyi ebyenjawulo ng’ali mu kweyagala.
Mu vidiyo, yabadde mu kidiba ky’awaka ekiwugirwamu (Swimming Pool) era yakubye ddansi mu mazzi mu ngeri y’okulumya abalala.

Vidiyo!