Omuwala ali myaka 24 akubye omulanga, omusajja gw’abadde afunye ku ssente 500,000, okusinda omukwano okutuusa ku makya, bw’alaze nti ddala musajja nnyo mu balala.
Omuwala ono agamba nti muyizi ku yunivasite emu mu Kampala kyokka olw’okunoonya ssente okutambuza obulamu n’okufuna School Fees, y’emu ku nsonga lwaki ali mu kwetunda mu ngeri y’okugaanza abasajja abalina ku ssente.
Agamba nti ekiro ku ssaawa nga 6, yabadde mu bbaala ne mikwano gye mu bitundu bye Nansana, abasajja ne bayingira nga bali basatu (3).
Omu ku basajja, yazze ku mmeeza yaabwe kwe kulagira okuboongera eby’okunywa.
Omuwala ono ategerekeseeko erya Shamie, agamba nti omusajja yamusabye okunywamu naye kuba yabadde alabika bulungi ng’omusajja yabadde mu myaka 40.
Shamie yavudde ku mikwano gye kuba yabadde afunye omusajja alina ku ssente okunywa bombi.
Ku ssaawa nga 7 ez’ekiro, Shamie agamba nti omusajja yamusabye okubeerako bombi mu kikolwa ky’omukwano era amangu ddala yamusuubiza ssente emitwalo 500,000.
Shamie abadde mu maziga, agamba nti omusajja yakutte mu nsawo era amangu ddala yamuwadde ssente 400,000, okulaga nti ddala yabadde amwegombye.
Agamba nti omusajja yabadde alina empisa era ‘gentleman’ nnyo wabula yabadde munene nnyo.
Shamie agamba nti omusajja mu kusooka, ebintu yabikutte bulungi ddala kuba yabadde talina kutya kwonna nga batuuse mu kisenge kya loogi mu bitundu bye Mutundwe, embeera yatabuse.
Wabula omusajja bwe yagyeemu engoye, omuwala Shamie agamba nti yafunye okutya kuba yabadde asukkiridde obunene ate nga muwanvu nnyo era amangu ddala yafunye ensisi.
Agamba nti wadde omusajja yabadde amuwadde ssente 500,000 okubeera bombi okutuusa ku makya, yabadde yakasamba omupiira rawundi esooka mu ddakika 4 zokka, Shamie agamba nti yabadde akooye kwe kusaba omusajja okumusonyiwa.
Wadde yasabye omusajja okumusonyiwa, omusajja yagaanye era Shamie agamba nti omusajja yamukubye empi mu loogi, okutuusa abakozi b’omu loogi we baguddewo oluggi.
Shamie agamba nti afunye abasajja abenjawulo naye abadde tafunangako musajja nga munene nnyo ate nga muwanvu nnyo.
Omusajja yavudde mu loogi ng’alina obusungu era Shamie agamba nti yabadde yamuwaddeko dda ssente 400,000 wadde 100,000 yabadde tasobola kuzimuwa.