A Pass Bagonza, y’omu ku bayimbi abasanyufu mu kiseera kino oluvanyuma lw’ekyana okumusabbalaza ng’ali ku siteegi.
Mu Uganda, A Pass, y’omu ku bayimbi abakola obulungi mu kisaawe ky’okuyimba era y’omu ku bayimbi abasajja, abalina abawagizi abakyala nga bangi.
A Pass, amanyikiddwa nnyo olw’ennyimba ze omuli Didadada, Gumululu, Wuuyo, Tuli Kubigere, Guli Wano n’endala, ezimufudde omuyimbi ow’enjawulo.

Wabula A Pass bwe yabadde ku siteegi, mu kivvulu ekimu, bwe yabadde akuba abantu emiziki, waliwo kyanakiwala ekyalinye ku siteegi, mu ngeri y’okulaga nti ddala alina ‘Work’.
Ekyama mu ngeri y’okulaga nti ddala Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni y’omu ku baana be yagema endwadde, yalaze nti ye alina kye bayita ethambi.
Wadde yakutamye okuwa A Pass omukisa okuzina naye n’okulaga ebintu, A Pass, yavudde ku siteegi nga yenna atuuyanye.

VIDIYO!