Waliwo vidiyo eraga ekibadde mu bbaala, ng’abantu bakuba omuziki mu ngeri y’okusabbalaza abasajja mu bbaala.
Mu vidiyo, byanabiwala bikoze ebintu ebyenjawulo okulaga kye bayita okulya ssente.
Abamu balabiddwako nga bakutte eby’okunywa mu ngalo, abalala bazina mu ngeri y’okusikiriza abasajja.

Wabula waliwo kyanakiwala ekiwadde omusajja omukisa okuzina bombi kyokka akoze ebintu ebyenjawulo oluvanyuma lw’omwenge okutuuka mu byenda nga omwenge gulinye ku mutwe.
Mu bbaala, n’omusajja alaze sikiiru era alabiddwako ng’asitudde ekyana okulaga nti ddala wanjawulo nnyo ku basajja abalala.
Ebbaala eri mu Africa wabula tukyanoonyereza okuzuula eggwanga.
VIDIYO!