Wuuno omuvubuka ayongedde okulaga nti ddala mu nsi, abantu balina work era alaze Lydia Jazmine nti naye ategeera kye bayita omukwano.
Mu Uganda, Jazmine y’omu ku bayimbi abakyala abakoze obulungi mu kuyimba ennyimba z’omukwano era abayimirizaawo ekisaawe ky’okuyimba.
Mu kiseera kino, alina oluyimba olupya ‘Omutima‘, omujjudde ebigambo by’omukwano.

Mu luyimba, Jazmine agamba nti, “it’s the One and Oly eh, Aaaah, Aaaah, Aaaah, Bomba made my beats Aaaah“.
Jazmine era agamba nti, “Ojjidde mu kaseera we nkwagalira (oh babe) ku Last moment Mukama n’anzijukira, Nnali nabulira mu be ssisaanira Bantawanya, Ebyange byonna baali baabikutula, Omutima nga baagukwagula, Nga bantaagula Nga bangattika“.
Wabula omuvubuka asobodde okuteeka vidiyo ku Tiktok ng’alaga Jazmine nti naye yetaaga omutima ssaako n’okulaga nti ddala alina ekikolo kya Solido.
Jazmine mu kwanukula, agambye nti, “Naye baana mwe”.
Vidiyo y’omuvubuka etabudde abantu ab’enjawulo ku kibanja kya Jazmine ekya Instagram era bagambye nti
Beckybae79 – Omwana abadeki , Lydia abaana ba getting crazy olyo omutima.
Mrsssempebwa – naye banange
Mukasaqueenmary – Kale singa nze eyakute video
Ronniehozzylj – Ya taabu nyoooo
VIDIYO!
Ebirala ebifa mu ggwanga – https://www.youtube.com/watch?v=tPTUudTuyZM