Omukadde ali mu myaka 70 alaze ekyana eri mu myaka 30 omukwano mu ngeri y’okulaga nti wadde mukulu mu myaka, naye ategeera kye bayita okulaga omuntu laavu.
Mu njogera egamba nti ‘enkulu tenywa’, omuwala asobodde okulaga ensi yonna, omukadde nti ye mutuufu okulya ebibye.
Kigambibwa omusajja alina ssente era y’emu ku nsonga lwaki omuwala alemeddeko okulaga omukadde laavu kuba yetaaga ssente okutambuza obulamu.
Okusinzira ku vidiyo eziri mu kutambula ku mikutu migatta bantu n’okusingira ddala ogwa Instagram, omuwala yatuuse ku hotero n’omukadde ng’abamu balowooza kitaawe.

Omusajja ne muganzi we, baasokedde kufuna kya kulya, oluvanyuma ne bagenda mu kidiba ekiwugirwamu (swimming pool), gye bavudde okuyingira akasenge, omusajja okulya ku bintu.
Lwaki omuwala ali mu laavu n’omukadde!
Kigambibwa omuwala y’omu ku bawala abategeera okulya ssente wadde ye ng’omuntu tali mu mbeera nungi. Okufuna omusajja omukadde, talina buzibu kuba yetaaga ssente ate omusajja azirina.
Omusajja wadde akuliridde naye alaga nti alina okulya obulamu kuba ku nsi, emyaka gisemberedde okumugwako.
Abantu baleese bwiino!
Ku mukutu ogwa Instagram, bangi ku bantu bagamba nti omuwala ali mu laavu n’omusajja omukadde lwa ssente wabula si laavu.
Kobbybryte99 – Make money and your good to go in life
Rednaxela – Make ur funds finish fes
Babasulemanahudumallam – You better work harder and do all your necessary things to make money now because life is too short to live in poverty.
Raykonstudius – Poverty no good ooo.
Ghost_the_priest – Money bag secured.
Samedyakubu – Money n’abantu abalala bagamba nti omuwala ayagala ssente.
Vidiyo!
Ebirala ebifa mu nsi – https://www.youtube.com/watch?v=k6vT1QMASRo&t=641s