Omuwala eyeeyita Peza kati ali mu kwejjusa, olw’okufulumya vidiyo ng’alaga enkudi ku mukutu ogwa TikTok.
Oluvanyuma lwa vidiyo okufuluma, eyongedde okutambula ku mikutu migatta bantu emirala omuli Twittter, WhatsApp nga bangi ku bantu bebuuza ekigendererwa ky’omuwala.

Vidiyo, eraga nti omuwala yagikutte akigenderedde nga yakoze ebintu ebyenjawulo, ebiswaza ekitiibwa ky’omukyala.
Vidiyo! https://imgur.com/a/Du6JU2y
Wadde vidiyo eyongedde okutambula, bangi ku bantu abali mu kweyambisa omukutu ogwa TikTok, bagamba nti kati betaaga etteeka, okuyambako mu kutangira obuseegu obusukkiridde.
Mungeri y’emu bawanjagidde abakulu abatwala omukutu ogwa Tiktok, okwongera okuleeta amateeka, okutangira abantu nga Peza, okweyisa mu ngeri eswaza n’okutambuza obuseegu.
Ebirala ebifa mu ggwanga – https://www.youtube.com/watch?v=N18giPMMszY