Omuyizi ali mu mukwano n’omusomesa we akiguddeko ng’ali mu kaboozi era n’okutuusa kati, y’omu ku bawala abali mu ssanyu olw’okufuna omusajja wa yinki 9 ategeera ensonga z’okusinda omukwano.
Mu vidiyo, omuyizi alaga nti ye n’omusomesa baludde nga bali mukwano era alaga nti musanyufu nnyo okufuna omusajja omuyivu.
Omuwala ali wakati w’emyaka 23 – 27 ate omusajja ali mu myaka 35.

Vidiyo eraga nti baali mu loogi era omuwala yali ali ku buliri ng’alinze bba, okwesa empiki.
Omusomesa yali ali mu kunaaba, okwetekateeka obulungi, okulaga omuwala nti mu basajja, ye musajja wa njawulo nnyo era Katonda yamuwa kye bayita omuntu wa wansi n’omutima gumu.
Makisi oba Mukwano!
Ebikolwa by’abasomesa okusaba abayizi omukwano olwa Makisi byeyongedde mu matendekero aga waggulu nga bangi ku bawala benyigira mu bikolwa eby’okusinda omukwano n’abasomesa si lwa mukwano wabula okufuna makisi, okuyita ebigezo.

Kizibu okutegeera oba ddala omuwala ali mu mukwano n’omusomesa we okuva ku mutima oba anoonya makisi okuyita ebigezo ng’alina okwegata naye.
Omusajja nga mukulu ku muwala!
Abawala bakoowa abavubuka kuba bangi tebalina mirimu nga kiba kizibu okufuna ssente okubezaawo omukwano.

Ennaku zino, abawala betaaga musajja wa ssente si myaka era y’emu ku nsonga lwaki bangi ku bawala bafunye endwadde z’obukaba omuli siriimu ku myaka emito.
Ku Yunivasite ez’enjawulo, abawala abato bali mu laavu n’abasajja abakadde nga banoonya ssente okulya obulamu tebafaayo ku myaka.
Ebirala ebifa mu ggwanga – https://www.youtube.com/watch?v=xwzqnFtQ4bo