Ekikonde kinyoose lwa ssemaka okukwata mukyala we ng’ali mu kaboozi n’omusiguze mu loogi.
Okusinzira ku vidiyo eri mu kutambula ku mikutu migatta bantu n’okusingira ddala ogwa Face Book, ssemaka alaga nti abadde akimanyi nti mukyala we bwenzi, alina abasajja abalala.

Mu vidiyo, ssemaka alaga nti abadde alina okusuula enkessi, okutegeera omusajja alya mukyala we.

Mu loogi, omukyala asangiddwa yekwese mu kinaabiro era avuddeyo mu ngeri y’okuswala.
Omusajja alaga nti omusiguze abadde amutegeera obulungi ddala, ekyavuddeko okulwanagana mu loogi.

Wadde tekimanyiddwa, byabadde mu kitundu ki, kigatto waffe atandiise okunoonyereza okuzuula ebisingawo.
Lindirira……..

Vidiyo!

Ebirala ebifa mu ggwanga – https://www.youtube.com/watch?v=swbD5hycS4Q