Ebitongole byokwerinda okuli Poliisi n’amaggye, bakoze ekikwekweeto ne bakwata abantu 29, abagambibwa nti baludde nga batigomya abantu mu bitundu bye Nansana mu disitulikiti y’e Wakiso.
Abakwate basangiddwa n’ebintu omuli enjaga, amayirungi ssaako n’ebyuma ebigambibwa nti bikozesebwa okumenya amayumba.
Abamu ku bakwate abali ku Poliisi y’e Lubigi kuliko
1. Ssegawa Jonathon
2. Owino Julius
3. Karungi Joseph
4. Mwesigye Godwin
5. Sserunjoji Carlos
6. Kabuye Jackson
7. Wasswa Rogers
8. Ojambo Benard
9. Mawanda Dona
10. Lumu Peter
11. Yiga Isma
12. Kasumba Meddy
13. Besigwa Joseph
14. Bossa Ibra
15. Ndugwa Gonzaga
16. Ssenkayo Abdul
17. Ntege Charles
18. Mukisa Simon
19. Mwesigye Ashiraf
20. Muzo Vincent
21. Kanene Samuel
22. Niyomungiri Patrick
23. Karoli Stephen
24. Ishimwe Omar
25. Musama Deo
26. Byamukama Milton
27. Ssebutimbe Paul
28. Semakula Stephen
29. Asindue William
Okusinzira ku omwogezi wa Poliisi mu Kampala n’emirirwano Patrick Onyango, ebikwekweeto bikolebwa mu ngeri y’okukendeza abazzi b’emisango – https://www.youtube.com/watch?v=eT1X9bTTH6A&t=247s