Olunnaku olw’eggulo, Pulezidenti w’ekibiina ki NUP Robert Kyagulanyi Ssentamu (Bobi Wine) yasobodde okutongoza Manifesito yaayo mu bitundu bye Jinja.
Abawagizi ba Kyagulanyi bazze mu bungi nnyo.
Olunnaku olwaleero, Kyagulanyi asookera Buyende akawungeezi agende e Kamuli.














