Munnakibiina ki Forum for Democratic Change (FDC)
Nathan James Nandala Mafabi naye alemeddeko, agamba nti Uganda okudda engulu mu byenfuna, bannansi balina okumwesiga okumukwasa obukulembeze.
Olunnaku olw’eggulo, Mafabi yabadde mu bitundu bye Kween ne Bukwo, okwongera okusaba akalulu.
Mafabi, yasobodde okuggulawo offiisi y’ekibiina mu disitulikiti y’e Bukwo
Yasuubiza okutumbula eddembe ly’obuntu singa bamukwasa obuyinza.










Ebirala ebifa mu ggwanga – https://www.youtube.com/watch?v=f7o1WhL9stc&t=1s