Munnakibiina ki National Unity Platform (NUP) Robert Kyagulanyi Ssentamu (Bobi Wine) alaze nti omwaka 2026, kisoboka okukyusa obuyinza.
Bobi Wine olunnaku olw’eggulo, yabadde Kagadi ne Kibaale era yalaze nti abantu bakoowu, betaaga enkyukakyuka.
Agamba nti Pulezidenti Museveni ayongedde okunafuwa era bbo ng’abavubuka, balina essuubi okukwata obuyinza.

Ebirala ebifa mu ggwanga – https://www.youtube.com/watch?v=4IjJyDLw9aU