Eyali aduumira Poliisi mu ggwanga lino Gen. Edward Kale Kayihura asubirwa mu kkooti y’amaggye e Makindye essaawa yonna olunnaku olwaleero.

Mu kiseera kino, ebyokwerinda binywezeddwa abasirikale batevunya nga munyera okwekebejja buli muntu yenna.

Okusinzira ku musasi waffe, ab’enganda, ab’emikwano za Gen. Kayihura batandiise okutuuka kyoka abamu tebanaba kukirizibwa kuyingira.

Lindirira ebisingawo

Ekiri e Makindye