Ambasadda w’ebyobulambuzi Zari Hassan akyamudde abatuuze mu bitundu bye Mbarara, bw’abadde alambula ebintu ebyenjawulo omuli ne Igongo country Hotel.
Zari okulambula yawerekeddwako abantu abenjawulo omuli Minisita omubeezi ow’ebyobulambuzi, Godfrey Kiwanda Ssuubi n’abakungu abalala.

Zari mu katale k’abakyala e Mbarara



