Akulira oludda oluvuganya Gavumenti mu Palamenti Betty Awol Ochan alangiridde kabinenti empya mu Gavumenti empabuzi, egenda okutambuza emirimu.
Kabinenti yalangiriddwa olunnaku olw’eggulo mu Palamenti eyabadde ekubirizibwa amyuka sipiika Jacob Oulanyah.
