Mu nsi yonna abakyala begumbulidde okwambala obugoye obusikiriza abasajja mu ngeri ezenjawulo era abamu batandiise n’okuyita obwereere.
Embeera eyo, mwana muwala Zahara Toto owa NBS ne Sanyuka TV mu Pulogulamu “UNCUT” ayambadde olugoye nasanyalaza omuyimbi Michael Ross Kakooza.

Abamu ku bantu ku mukutu ogwa Face Book, bagambye nti olugoye lwa Toto lunyigiriza omuntu wawansi kuba olugoye lubadde lusibye nnyo bitundu eby’ekyama.