Mu nsi y’omukwano, teri muntu yenna ayinza kwerabira muntu akyasinze okumusanyusa mu nsonga z’omu kisenge.
Embeera ayo, y’emu ku nsonga lwaki Robert Ogwal amanyikiddwa nga Rasta Rob MC tayinza kwerabira Zari Hassan mu bulamu bwe.
Rasta Rob bwe yabadde ku Ttiivi emu mu Kampala, yagambye nti yasisinkana Zari mu 1996 mu kifo ekimu ekisanyukirwamu mu Kampala nga muwala muto ng’alabika bulungi nnyo.

Mu kiseera ekyo, agamba nti Zari yali mu myaka 18 kyokka ekyasinga okumwewunyisa, yali ategeera bulungi nnyo ensonga z’omu kisenge nga taapa z’amazzi zikola bulungi nnyo.
Rasta Rob era agamba nti Zari yamuwa essanyu mu kaboozi ng’alina okukanyumya buli lunnaku kuba naye yali muvubuka mu kiseera ekyo nga yekakasa waaya ye.
Ku nsonga y’emyaka gya Zari, Rasta Rob agamba nti ali mu myaka 40-45 wadde abantu balina ekirowoozo nti ali 50.