Poliisi ekutte abantu 17 mu bitundu bye Kabale ku by’okugyemera ebiragiro by’omukulembeze w’eggwanga eby’okulwanyisa Kolona okusasaana.

Abakwate baasangiddwa nga batambula mu ssaawa za Kafyu ku ssaawa nga 4 ez’ekiro mu Monisipaali y’e Kabale.

Abakwate kuliko
Niwamanya Batista,
– Akankwasa Denis,
– Mubangizi Hillary,
– Kakwenzire Amos,
– Masiko Francis,
– Byamugisha Brian,
– Tumwesigye Nelson,
– Mwesigye John,
– Kobusingye Olivia,
– Kyomuhendo,
– Namanya Gadi,
– Kwehangana,
– Twinomujuni Cleofas,

– Twesigye Edward,
– Tukashaba Amosi and
– Twinomujuni Kenneth.

Okusinzira ku mwogezi wa Poliisi mu bitundu Kigezi, Elly Maate, abakwate essaawa yonna baakutwalibwa mu kkooti.