Kabadde kaseera ka ssannyu ku Hilton Gardens mu Kampala nga mikwano gya Rema Namakula gimukolera akabaga akamusiibula n’okumwagaliza obufumbo obulungi aka Introduction Shower.

Nga 14, November, 2019, Rema agenda kwanjula bba Dr. Hamza Ssebunnya mu bazadde e Nabbingo ku lwe Masaka.
Ku ‘Introduction Shower’ kubaddeko abantu batono ddala omuli mikwano gya Rema egy’omunda n’aba famire abatonotono.


READ  EXCLUSIVE VIDEO: Rema and Hamza dance to womaniser Diamond Platnumz and Harmonize's 'Kwa Ngwaru' at 'kukyala'