Kyaddaki omuyimbi David Lutalo avuddemu ekigambo oluvanyuma olw’obutafulumira ku “List” ya Bebe Cool ku bayimbi abasiinga okukola obulungi omwaka oguwedde ogwa 2018.

Lutalo bwe yabadde ku NBS ku lwokutaano yagambye nti Bebe Cool tayinza kumuteeka ku ‘List’ kuba amutya nnyo mu kisaawe ky’okuyimba.

Mungeri y’emu yategezeza abawagizi be nti Bebe Cool alina kuvuganya n’abayimbi omuli Fik Fameica ne Feffe Bussi abaali ku ‘List’ kuba ayinza okubasinga okuyimba naye ye, tayinza kumuteekako kuba amusiinga nnyo.

Lutalo alina konsati nga 25, Janwali, 2019 era bangi ku bannayuganda balindiridde okumanya amaanyi ge.

Yiino List ya Bebe Cool ku bayimbi abasiinga okukola obulungi mu 2018

Related Stories
ENSI ENO! Kyaddaki abasawo boogedde amazima ku bulamu bwa Christian Eriksen, abazannyi ba Denmark bibasobedde

Christian Eriksen ayinza obutaddamu kusamba mupiira mu bulamu bwe n'eggwanga lya Italy okumuwera okuddamu okusambira Read more