Mukyala wa Diamond Platnumz, Tanasha Donna alaze nti Zari Hassan yali tasobola kumalako na bba kuba musajja wanjawulo nnyo.
Tanasha asobodde okweyambisa omukutu ogwa Instagram okulaga nti wadde yazaala, alina okwekuumira ku mutindo kuba bba Platnumz ye musajja ayagala abakyala abanyirira.
Ku Instagram, Tanasha alaze nti talina njawulo nnyo oluvanyuma lw’okuzaala kuba ategeera kye bayita okwekuumira ku mutindo.






