Omuyimbi Winnie Nwagi alaze nti ddala Katonda yamuwa ekitone mu bintu bingi era mu Uganda, y’omu ku bakyala abayimbi, abategeera okukyusa ekiwato.

Nwagi asobodde okweyambisa omukutu ogwa Instagram okuzinira ku luyimba lwa ‘The Night Is Still Young‘ kyokka bambi bangi ku basajja basigadde basabbaladde.

Wadde Abaddu ba Allah bakyali mu kisiibo, Nwagi tebimukwatako era agambye nti bw’oba tokyagadde oli waddembe okugenda, “U don’t like it Pse move“.

Wabula ku mukutu gwe ogwa Instagram, abamu ku bagoberezi be ‘Madrat and chiko‘ basabye Nwagi abalage ku bwereere bwe, “Tulagire dala nudes lockdown etunyumire“.