Omuyimbi Winnie Nwagi alaze nti ddala Katonda yamuwa omubiri era ng’omukyala omulala yenna, alina okweyagala.

Nwagi attadde vidiyo ku Instagram, eraga ebifaananyi bye eby’enjawulo era abamu ku basajja basigadde basanyaladde ebintu bya wansi.

Nwagi agamba nti alina eddembe lye okuteeka ekifaananyi oba vidiyo yonna ku mikutu gye egya Social Media era buli muntu yenna atamuwagira, alina eddembe okuva ku mikutu gye.

Wabula omu ku bawagizi b’omuyimbi Nwagi, Chasez Derrick agamba nti Nwagi singa yali Ttiivi, yandibadde ateekebwako amateeka obutakkiriza mwana muto kugiraba wabula abantu abasusizza emyaka 18, “If Winnie Nwagi was a TV show it would be recommended 18+“.

 

View this post on Instagram

A post shared by WINNIE NWAGI (@winnienwagi)