Mu Uganda, omuyimbi Winnie Nwagi y’omu ku bakyala abeegumbulidde okusabbalaza abasajja olw’engeri gy’ayambalamu.

Ku ntandikwa y’omwaka guno, mukwano gwa Nwagi, omuyimbi Chozen Blood yavaayo ku bigambibwa nti ali mu laavu ne Nwagi.
Chozen agamba nti wadde Nwagi mukwano gwe, mukyala mulungi nnyo era buli musajja amwegomba kuba mukyala alabika bulungi nnyo.

Leero tukuletedde ebifaananyi 10 ebiraga Nwagi yani?