Ku mikutu egya ‘Social Media’ bangi ku basajja basigadde basabbaladde olw’omuyimbi Lydia Jazmine okufulumya ebifaananyi ng’ali mu kagoye ‘ssonsomola’ akalya ‘ppate.

Uganda, Jazmine y’omu ku bakyala abategeera okwambala obulungi newankubadde waliwo abagamba nti ali mu laavu ne muyimbi munne Fik Fameica wadde tewali n’omu alina bujjulizi.

Tukuletedde ebifaananyi byonna ebivuddeko obuzibu ku mikuttu migatta bantu omuli Face Book, ebirese abasajja nga waaya zitabuse.

Ebifaananyi