Omuyimbi Winne Nwagi ategeera kye bayita okweyambisa talenti okunoonya ssente n’okuwa abawagizi essanyu.

Okuva ku Lwokuna sabiti eno, Nwagi abadde nnyo ku mitimbagano ng’abantu bewuunya ennyambala ye.

Nwagi yatadde ebifaananyi ku Instagram ng’ali mu bugoye obulya obulamu era bangi ku basajja yabalese basabbaladde.

Nga wayise ennaku 2 zokka, Nwagi y’omu atadde ebifaananyi ne vidiyo era ku Instagram ng’ali mu gomesi, ekiwadde abamu ku bawagizi be essanyu.

Related Stories
Prince Philip dead: Queen’s husband has died – Here Is his net worth

What is Prince Philip's net worth? Prince Philip had a net worth of £30million ( Read more

ANTI KALE! Mugume temugenda kufa, abasawo bagumizza abantu ku AstraZeneca wa Covid-19

Mugume temugenda kufa lwa AstraZeneca wa Covid-19 Okutya kweyongedde mu ggwanga Uganda olw'abantu abeyongera okufa Read more

Mu vidiyo, omugole omukazi akaabye amaziga ag’essanyu olwa Nwagi okuweesa omukolo gwe ekitiibwa kuba abadde ayambadde bulungi nnyo ate ng’ayimba bulungi.

Abamu ku bawagizi bagambye nti, ”

Vidiyo!


  • 856
    Shares