Byanabiwala ebyamyuka ebithambi ng’amatungulu byetiriboosezza emibiri ng’ebiwendule ku kabaga era bangi ku basajja basigadde basabbaladde.

Okusinzira ku mukutu gwa ‘Enews Uganda’, akabaga kaabadde ku Hotero ya Mountains of the Moon mu kibuga kye Fort Portal.


Mungeri y’emu agamba nti Hotero ya Hon William Byaruhanga era ebyana byavudde mu bitundu by’eggwanga eby’enjawulo.

Wakati nga Poliisi eri mu kulwanyisa abantu bonna abali mu kutekateeka obubaga obwa ‘Sex party’, abawala obwedda bazina mu ngeri y’okusomooza waaya z’abasajja era abamu ku basajja  batendewaliddwa ne badda mu kaboozi mu Hotero, mu mmotoka abamu mu kompawundi nga beyambisa sitayiro ez’enjawulo.

Mu kiseera kino tewali bukakafu bulaga nti Hotero ya Hon. Byaruhanga kuba mu Uganda bangi ku bagagga bakweka eby’obugagga byabwe wabula okunoonyereza ku nsonga eyo, kutandikiddewo.

Vidiyo

Posted by ENEWS Uganda on Thursday, October 15, 2020

Posted by ENEWS Uganda on Thursday, October 15, 2020

Posted by ENEWS Uganda on Thursday, October 15, 2020