Wakati mu kulwanyisa Covid-19, bangi ku badigize basubwa okulya obulamu mu bbaala ez’enjawulo oba kiraabu era abamu kati kigwera mu nju zaabwe.
Wano mu Uganda, sabiiti ewedde ku Lwokutaano nga 30, July, 2021, Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni yakkiriza abamu ku bantu okudda ku mirimu wakati mu kulwanyisa Covid-19.
Enkya ya leero, emmotoka z’olukale zizeemu okutambuza abantu, abasuubuzi bazzeemu okutambuza emirimu mu bitundu by’eggwanga ebyenjawulo, emmotoka z’obwannanyini zikomyewo ku nguudo, bodaboda okuddamu okutambuza abantu newankubadde waliwo abakyali ku muggalo.

Mu ggwanga erya Nigeria, wadde bannansi tebakkirizibwa kugenda mu bbaala wadde mu kiraabu, waliwo byanabiwala ebyamyuka byekoze obusolosolo mu nnyumba.
Pulezidenti we Nigeria Muhammadu Buhari yakkiriza abantu okudda ku mirimu kyokka ebbaala zikyali nzigale.
Wabula byanabiwala nga biri wamu n’abasajja balidde obulamu nga bali mu nnyumba era abamu ku basajja bafunye omukisa okugikwatako nga tewali ayinza kubalemesa.

Vidiyo

https://www.galaxyfm.co.ug/wp-content/uploads/2021/08/230325007_4649447268640388_2642211772533795782_n.mp4