Slay queen aswadde mu maaso ga mikwano gye olw’omuvubuka agambibwa okuba muganzi we, okumugoba mu mmotoka ye.

Kigambibwa oluvanyuma lw’okulya obulamu, Slay queen yafunye obutakaanya ne muganzi we, olw’ensonga etamanyiddwa.

Slay queen wadde abadde mu mmotoka ne mukwano gwe, omuvubuka ayingidde emmotoka, okumufulumya ku mpaka.

Wabula ng’omuwala omulala yenna, yetonze olw’okutya okuswala okumufulumya emmotoka.

Kigambibwa biri mu ggwanga erya Nigeria kyokka ensonga evuddeko obutakaanya temanyikiddwa.

Vidiyo