EBIFAANANYI! Diana Nabatanzi awonye empewo y’ekiro, afunye omusajja amutendese okunywa shisha

Kyaddaki munnamawulire Diana Nabatanzi ali mu ssanyu mu kiseera kino oluvanyuma lw’okufuna omusajja kafulu mu kunywa Shisha. Mu kiro ekikeeseza olwaleero, Nabatanzi yalabiddwako ku Cubana e Munyonyo ng’ali ne mukwano gwe ssaako n’abasajja babiri nga bali mu kunywa shisha n’eby’okunywa eby’enjawulo omuli wayini. Ng’omukyala omulala yenna ali mu laavu, Nabatanzi abadde musanyufu nnyo era alabiddwako … Continue reading EBIFAANANYI! Diana Nabatanzi awonye empewo y’ekiro, afunye omusajja amutendese okunywa shisha