Wuuno omusajja nannyini muti
Mu nsi y’omukwano, ensonga z’omu kisenge zirina okusigala nga ziri mu kyama wakati mu baagalana.
Bajjajjafe bakitegeera nti ensonga z’omu kisenge, zirina okuwa ekitiibwa omusajja n’omukyala era singa zigenda mu lwatu, wabaawo okuswala.
Wosomera bino nga okuva sabiiti ewedde ku wikendi, waliwo obutambi obuli mu kutambula ku mikutu migatta bantu n’okusingira ddala ogwa WhatsApp nga waliwo omukyala ali mu kusinda omukwano.
Mu katambi akasooka, omukyala yabadde mu kinaabiro ng’ali mu ssanyu kuba yabadde amaze okunaaba nga yetegekera kaboozi.

Omukyala okulaga nti yabadde musanyufu, yabadde ali mu kuzina mu ngeri y’okuteeka mu muudu gw’agenda okuwa ebyalo.
Ate mu vidiyo endala, omukyala yabadde wakati mu kikolwa era yabadde anyumirwa ebirungo by’omusajja.
Omusajja yinki 10 yatuuse ku nsibuko y’omugga ‘Nile’ era bw’aba yabadde alina ennyonta, omukyala yamuwadde amazzi wakati mu kuwaana kabiite nti ‘Oh yaaa daddy’.

Omukyala wadde yabadde anyumirwa ebirungo by’omusajja, yabadde agezaako okukweka ffeesi.
Kigambibwa omukyala, bba y’omu ku babaka ba Palamenti era mbu bba okulemwa okumuwa obudde, y’emu ku nsonga lwaki yabadde ali mu kikolwa ky’obwenzi.
Ebikwata ku musajja!
Kigambibwa omusiguze nannyini muti, avuga bodaboda mu bitundu bye Bushenyi-Ishaka era ali mu myaka 40.
Wadde abamu ku batuuze bagaanye okwatuukiriza erinnya lye, bagamba nti omusajja yasooka kubeera mukwano gw’omukyala, okumweyambisa okutwala ebintu awaka.
Mbu ne bba abadde asukkiridde okweyambisa omusajja y’omu, okutwala ebintu awaka n’okumweyambisa mu mirimu egy’enjawulo.

Olw’omukwano, omukyala yakwata ssente okuwa omusajja okufuna essimu ya ‘Smart Phone’, okusobola okuwuliziganya ku WhatsApp.
Akatambi okufuluma ng’omukyala ali mu kikolwa, abamu ku bavuzi ba bodaboda e Bushenyi bagamba nti si kipya kuba si yasoose.
Ssenga Kawomera ayogedde!
Ssenga Kawomera agamba nti abasajja balina okukomya okulowooza nti ssente, eyinza okuwa omukyala essanyu.
Kawomera agamba nti omukyala yenna, yetaaga gwe omusajja kuba y’emu ku nsonga lwaki yava mu bazadde okugenda mu bufumbo.
Omukyala yenna singa alemwa okufuna essanyu ly’omu kisenge, ayinza okugenda mu bwenzi.
Ssenga Kawomera mu ngeri y’emu asabye abantu okukomya okukwata vidiyo nga bali mu kikolwa kuba zivaako ebizibu bingi.
Ate ku bigambibwa nti omukyala bba mubaka wa Palamenti, Ssenga Kawomera agamba nti omubaka ayinza okuba alina emirimu mingi nnyo nga talina budde bwa mukyala.
Agamba ekyo, eyinza okuba emu ku nsonga lwaki omukyala yabadde alina okunoonya omusajja olw’ennyonta y’omukwano.
Ebirala ebifa mu ggwanga – https://www.youtube.com/watch?v=swbD5hycS4Q