Omuwala ali mu myaka 24 awungidde mu loogi oluvanyuma lw’okusinda omukwano gwa ssente.
Kigambibwa akawungeezi k’olunnaku olw’eggulo ku ssaawa nga 12, omuwala omu ku batunda omukwano mu bitundu bye Kabalagala, yafunye kasitoma ne bakaanya ssente shs 20,000 ekiro kyonna.
Omuwala ategerekeseeko erya Sarah basoose mu bbaala n’omusajja okutuusa ssaawa nga 4 ez’ekiro.
Oluvanyuma lw’okunywa, omusajja yatutte Sarah mu loogi buli omu okulaga munne nti kavulu mu nsonga z’okusinda omukwano.
Wabula Sarah asaangiddwa enkya ya leero mu loogi nga yenna mukoowu nnyo.

Sarah agamba nti abadde mulimu gw’okutunda omukwano ebbanga erisukka myaka esatu (3) kyokka ku mulundi guno yafunye omusajja mu basajja.
Wadde yabadde amuwadde ssente shs 20,000 n’okumugulira eby’okunywa mu bbaala, nga batuuse mu kaboozi, omusajja yabadde alina yingini nga takoowa kaboozi.
Agamba nti mu kusooka omusajja yabadde mukakamu kyokka ku rawundi ey’okubiri, omusajja yagaanye okukoowa nga kyamutwalidde eddakika 20 – 30 okumala.
Nga busasaana enkya ya leero ku Lwokubiri, Sarah agamba nti bazzeemu omuzannyo kyokka omusajja agikubye nga takoowa okutuusa bw’amwegayiridde nti bambi akooye.
Sarah asangiddwa mu loogi nga yenna akooye ng’omusajja yamuwadde ssente shs 30,000 olw’obuwoomi era abadde yagenze dda.
Wadde Sarah mukyala mutuuzi w’akaboozi, agamba nti mu nsi waliwo abasajja mu basajja era avudde mu loogi mu bitundu bye Kabalagala okudda awaka e Makindye bambi nga yenna agamba nti yafunye obulumi mu bitundu by’ekyama.
Ebimu ku biri mu ggwanga – https://www.youtube.com/watch?v=swbD5hycS4Q