Minisitule y’ensonga z’omunda mu ggwanga erabudde ku bantu abeyongedde okufa obutwa mu bitundu by’eggwanga eby’enjawulo, okusinzira ku alipoota.
Alipoota eraga nti obutwa obusinze okutta abantu, eddagala ly’ebirime ng’abantu baliwa banaabwe nga bakigenderedde ssaako n’abatono abalinywa mu butanwa, ebitundu 42 ku 100
Batunuulidde emisango gy’obutwa 967 naye nga baakafuna emisango egisukka 3,000
Abantu abakyasinze okufa obutwa bali mu bitundu okuli
Buvanjuba (Eastern Uganda)
– Pallisa
– Budaka – Kibuku – Mbale
– Serere – Kumi
Northern Uganda
– Nwoya
– Gulu
– Kole
Western Uganda
– Isingiro
Central Uganda
– Masaka
Omwogezi wa Minisitule y’ensonga z’omunda mu ggwanga Simon Mundeyi agamba nti okutya kweyongedde era balina okunoonyereza ekivuddeko abantu okweyongera okufa obutwa.
Ebirala ebifa mu ggwanga – https://www.youtube.com/watch?v=EaevjFfj3bI