Kyaddaki akakiiko k’ebyokulonda kafundikidde okusunsula abegwanyiza obukulembeze bw’eggwanga lino.
Olunnaku olw’eggulo, kasunsudde abantu 5 ne bawera omuwendo gw’abantu 8 omuli
- Yoweri Museveni – NRM
- Robert Kasibante – National Peasants Party
- Joseph Mabirizi – Conservative Party (CP)
- Nathan Nandala Mafabi – FDC
- Maj. Gen. (rtd) Mugisha Muntu – Alliance for National Transformation (ANT)
- Robert Kyagulanyi Ssentamu (Bobi Wine) – NUP
- Mubarak Munyagwa – Common Man’s Party
- Frank Bulira – Revolutionary People’s Party (RPP).
Leero tukuleetedde ekyabadde ku kisaawe e Kololo ku Lwokubiri, Yoweri Museveni bwe yali ayogerako eri bannakibiina nga yakamala okusunsulwa.















Bingi ebyali e Kololo – https://www.youtube.com/watch?v=eT1X9bTTH6A&t=66s